Uganda Police Directs ways people should use instead of using Kyengera masaka rd






TRAFFIC UPDATE:

Abantu basabiddwa okukozesa enguudo endala okutuuka gyebagenda. Abava e Kampala nga bagenda Masaka bakozese Nakawuka road - Budo "junction", 

Kitemu okutuuka ku luguudo lwa "Kampala-Masaka highway" , oba Mityana road - Buloba-Nsangi okuyunga ku "Kampala-MasakaHighway".

Ate abava e Masaka nga bagenda Kampalabasabiddwa okukozesa Kitemu oba Budo- Nakawuka okutuuka e Kampala.

Uganda Police Force esabye abantu okubeera abakkakkamu nga ekitongole kyenguudo ki UNRA ne Poliisi yebidduka bwebakola ekisoboka okutereeza embeera eno.

📷 Courtesy