Poliisi mu bitundu bye Katwe eri mu kunoonyereza ku butemu obukoleddwa enkya yaleero wakati wabasirikale babiri.
Bano bayagalanako era nebawukana era kigambibwa nti ku ssaawa 1 ey'okumakya kopolo Andebo Collins yawanyisiganyizza ebigambo ne musirikale munne Atulinda Peroni gwebayagalanako, oluvannyuma Andebo namukuba essasi naye neyetta.