SAD NEWS!!!
Wabaddewo akabenje kuluguudo lwa Entebbe Expressway mu bitundu bye Busega, emotoka ekika kya Prado Land cruiser bweremeredde omugoba waayo neyevulungula paka mu mwaala era nekoona nekitaala Ky'okuluguudo.
Abajibaddemu bafunye ebisago era nebaddusibwa mu ddwaliro.