LINK BUS DRIVER HAS PARKED THE BUS ON KASESE RD SIDE AND DIED


 

Kitalo!!!

Omuvuzi wa bbaasi ya kkampuni ya Link abadde avuga nga ayolekera e Kasese afudde!!, ono bbaasi ajiyimiriza ebbali w'ekkubo nassa omukka ogw'enkomerero.

Naye Oluvanyuma, Abakulu okuva mu kkampuni ya bbaasi eya Link, bagamba nti ddereeva waabwe Nelson Olungu mulamu nnyo wabula yafunyeemu obukosefu kwekuyimiriza bbaasi nategeeza banne abamututte mu ddwaliro era mulamu.