Posts

Showing posts from February, 2024

EKYEKANGO EBUWENGE

Image
O mukozi mu loogi emu mu bitundu bye Buwenge tawuni kanso afunye ekyekango bwabadde agenze okulongoosa ekisenge ekimu mu kizimbe bwasanze omwami Alex Muhumuza ow'emyaka 38 n'omukyala agambibwa okuba omufumbo Sarah Namagoye nga balemereddwa okuva mu kifo,  Ono amangu ddala anonyezza obuyambi era nebatwalibwa mu ddwaliro lya Buwenge Health Centre IV.

2 Police Officers Killed Themselves This Morning - Epuziki.com

Image
Poliisi mu bitundu bye Katwe eri mu kunoonyereza ku butemu obukoleddwa enkya yaleero wakati wabasirikale babiri. Bano bayagalanako era nebawukana era kigambibwa nti ku ssaawa 1 ey'okumakya kopolo Andebo Collins yawanyisiganyizza ebigambo ne musirikale munne Atulinda Peroni gwebayagalanako, oluvannyuma Andebo namukuba essasi naye neyetta.

HON.BETTY MUZANIRA FORMER MP RUKUNGIRI AND HON ROLAND KAGYINDA HAS ESCAPED AN ACCIDENT TODAY

Image
Luganda Abaliko ababaka ba Palamenti ngabakiikirira Rukungiri, Hon Roland Kagyinda ne Hon Betty Muzanira basimatuse okufiira mu kabenje akabaddewo olweggulo lwa leero mu bitundu bye Lukaya okuliraana olutindo lwe Katonga. English  Rukungiri former MPs, Hon Roland Kagyinda & Hon Betty Muzanira survived a terrible accident in Lweera, between Lukaya and Katonga bridge today afternoon. They sustained non life-threatening injuries. Our prayers for quick recovery.

Planned Traffic Flow Changes at Karuma Bridge along Kampala—Gulu Highway

Image
  Karuma Bridge The Government of Uganda through the Uganda National Roads Authority [UNRA] has engaged a consultant to conduct a diagnostic study of the Karuma bridge along the Kampala—Gulu Highway.  The study aims to assess the current condition and remaining lifespan of the bridge. The findings will inform potential interventions to reinforce the bridge, ensuring its longevity as plans for a new bridge take shape. To gather the necessary data, the consultant will conduct detailed inspections and measurements to ensure collection of reliable information. This will necessitate closing part of the bridge for short periods, to allow the consultant carry out the assessments safely. In the near future, following adequate consultations with the relevant stakeholders and to be able to undertake this critical assignment on the National Road Network, we will notify the general public on the changes in traffic flow at Karuma Bridge.

ACCIDENT ON ENTEBBE EXPRESSWAY IN BUSEGA TOWN

Image
SAD NEWS!!! Wabaddewo akabenje kuluguudo lwa Entebbe Expressway mu bitundu bye Busega, emotoka ekika kya Prado Land cruiser bweremeredde omugoba waayo neyevulungula paka mu mwaala era nekoona nekitaala Ky'okuluguudo.  Abajibaddemu bafunye ebisago era nebaddusibwa mu ddwaliro.

LINK BUS DRIVER HAS PARKED THE BUS ON KASESE RD SIDE AND DIED

Image
  Kitalo!!! Omuvuzi wa bbaasi ya kkampuni ya Link abadde avuga nga ayolekera e Kasese afudde!!, ono bbaasi ajiyimiriza ebbali w'ekkubo nassa omukka ogw'enkomerero. Naye Oluvanyuma, Abakulu okuva mu kkampuni ya bbaasi eya Link, bagamba nti ddereeva waabwe Nelson Olungu mulamu nnyo wabula yafunyeemu obukosefu kwekuyimiriza bbaasi nategeeza banne abamututte mu ddwaliro era mulamu.