Pressure 24/7 bamutadde



Kyadaaki Ibrahim Musana amanyiddwa nga Presure 247 ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 2 obwobuliwo oluvannyuma lw'okwanjula abamweyimiridde nga be ba Ssenga be 2, ono alabuddwa obutaddamu kukozesa lulimi oluvuma bwatakikola okweyimirirwa kwe kwakusazibwamu.

Read bulletin in English Here>